Amosk Ent #ug we connect.

Amosk Ent #ug we connect. For all electronics

19/03/2022
25/01/2022

Munnamateeka Male Mabiriizi Kiwanuka awandiikidde Minisitule y'ebyenguudo n'entambula nga ayagala amuwe kkopi ya Driving Permit ya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.
Mu bbaluwa Mabiriizi gyeyawandiise nga 24-January-2022 yawandiikidde Omuwandiisi ow'enkalakkalira mu Minisitule eno ngamusaba amuwe Driving Licence ya Pulezidenti Museveni etaggwangako.
Mabiriizi agamba nti nga Munnayuganda ngakozesa obuyinza obumuweebwa ssemateeka mu kawayiro (1) (d) akirizibwa okukuuma ebintu by'Eggwanga ate n'eddembe lyobuntu erimuweebwa akawayiro 41 mu ssemateeka wa 1995 mu kitundu ekyokutaano nti alina okuweebwa ebikwata ku bantu abali mu offiisi za Gavumenti, alabye Pulezidenti Museveni enfunda eziwera nga avuga emotoka ya Gavumenti so nga talina kugivuga kuba takirizibwa kufuna Driving Permit olwobuzibu bwokulaba bwayinza okuba nabwo olw'emyaka.
Mabiriizi agamba nti kizuulibwa nti alina Driving Permit kiba kitegeeza nti abeera azizza omusango mu kawayiro 58(1) ak'etteeka lya Traffic and Road Safety Act erigamba nti omuntu eyagaanibwa okufuna Permit bwasangibwa nga agirina abeera azizza omusango.
Ate singa osangibwa ng'ovuga emotoka nga tolina permit mu kawayiro 35(1) aka Traffic and Road Safety Act osibwa emyezi 6.

24/01/2022
22/01/2022

Free delivery around Kampala yr oder now

All types
12/09/2021

All types

For more information 👊 ug we connect
16/08/2021

For more information 👊 ug we connect

15/08/2021

Ug we connect you for liking my new page 👊

Send a message to learn more

Address

Kansanga
Kampala
0774991062

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Amosk Ent #ug we connect. posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Amosk Ent #ug we connect.:

Share