Press TV

Press TV Contact information, map and directions, contact form, opening hours, services, ratings, photos, videos and announcements from Press TV, Tororo.

Press TV ye terefayina eyomuntu wabuli jjo mu lulimi oluganda okuva ku After Media Circle era nga tweyita "eggevu''
| |

  | Pulezidenti w’eggwanga lya Kenya, Uhuru Kenyatta aggyewo kafyu eyali yatekebwawo okutangira okusaasana kwa  .
20/10/2021

| Pulezidenti w’eggwanga lya Kenya, Uhuru Kenyatta aggyewo kafyu eyali yatekebwawo okutangira okusaasana kwa .

  | Abantu 5 bafiiridde mu kabenje akagudde ku kyalo Busukuma ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gayaza, emmotoka kika ...
17/09/2021

| Abantu 5 bafiiridde mu kabenje akagudde ku kyalo Busukuma ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gayaza, emmotoka kika kya Sino Truck ebadde etisse amayinja bwetomeraganye ne Fuso ebadde eva e Kampala.

  | Abantu 10 basindikiddwa ku alimanda  mu kkomera  e Masaka okutuuka nga 15 omwezi guno ku misango 7 egyekuusa kuttemu...
01/09/2021

| Abantu 10 basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Masaka okutuuka nga 15 omwezi guno ku misango 7 egyekuusa kuttemu ly’ebijambiya mu ttundutundu lye Masaka.

  | Ekibiina kya National Unity Platform (NUP) kinenyezza gavumenti okwanguwa ku bintu ebitaliimu naye ku ky’okukuuma ba...
01/09/2021

| Ekibiina kya National Unity Platform (NUP) kinenyezza gavumenti okwanguwa ku bintu ebitaliimu naye ku ky’okukuuma bannayuganda nebeewalula.

Bano obwedda boogera ku tteemu lye Masaka.

  | Emirimu gisannyaladde mu masekkati g’ekibuga Kampala, abasuubuzi abatunda engoye bwebakedde okwekalakaasa nebaggala ...
01/09/2021

| Emirimu gisannyaladde mu masekkati g’ekibuga Kampala, abasuubuzi abatunda engoye bwebakedde okwekalakaasa nebaggala amadduuka gaabwe, nga bawakanya ekya gavumenti okubateekako emisolo.

  | Abakulembeze b’abayizi okuva mu matendekero aga waggulu baagala gavumenti ne minisitule y’ebyobulamu mu ggwanga ng’e...
01/09/2021

| Abakulembeze b’abayizi okuva mu matendekero aga waggulu baagala gavumenti ne minisitule y’ebyobulamu mu ggwanga ng’egema abantu ssennyiga corona okusoosowaza abayizi kubanga omuwendo gwabwe mungi ku abasomesa.

Gavumenti ng’eyita mu kitongole ky’ebyobulambuzi etegeezezza nti yaakuliyirira abantu bonna abaakosebwa ensolo z’omunsik...
01/09/2021

Gavumenti ng’eyita mu kitongole ky’ebyobulambuzi etegeezezza nti yaakuliyirira abantu bonna abaakosebwa ensolo z’omunsiko olw’okubononera ebyabwe.

  | Akabondo k’ababaka abava mu Buganda kagenda kutuula  essaawa yonna okulaba eky’okukola ku ttemu ly’ebijambiya eriri ...
01/09/2021

| Akabondo k’ababaka abava mu Buganda kagenda kutuula essaawa yonna okulaba eky’okukola ku ttemu ly’ebijambiya eriri mu Buddu.

Kino wekijjidde nga abantu abali mu 30 bebakattibwa mu bulumbaganyi bwe bijambiya mu ttundutundu lye Masaka.

  | Nnaabagereka Sylvia Nagginda akulembeddemu enteekateeka  y’okugaba omusaayi mu bimuli bya Bulange e Mengo. Akubirizz...
01/09/2021

| Nnaabagereka Sylvia Nagginda akulembeddemu enteekateeka y’okugaba omusaayi mu bimuli bya Bulange e Mengo.

Akubirizza bantu bonna okumwegattako okulaba nga bakugaanya omusaayi ogumala okutaasa obulamu bwabo abagwetaaga.

  | Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye gavumenti eyongere amaanyi mu kunonyereza ku ttemu erikudde ejje...
01/09/2021

| Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye gavumenti eyongere amaanyi mu kunonyereza ku ttemu erikudde ejjembe mu ssaza lya kabaka elye Buddu.

  | Bannakibiina ki Democratic Party bawadde gavumenti amagezi etendeke abavubuka bonna abawezezza emyaka 18 n’okudda wa...
01/09/2021

| Bannakibiina ki Democratic Party bawadde gavumenti amagezi etendeke abavubuka bonna abawezezza emyaka 18 n’okudda waggulu ku buwaze mu bitongole by’ebyokwerinda.

  | Kooti ya magye e Makindye ekiriza kkansala wa Lubaga North mu lukiiko lwa KCCA James Mubiru okweyimirirwa oluvanyuma...
31/08/2021

| Kooti ya magye e Makindye ekiriza kkansala wa Lubaga North mu lukiiko lwa KCCA James Mubiru okweyimirirwa oluvanyuma lw’emyeezi egisuka mu 6 nga ali mumbuzi ekogga.

Address

Tororo
P.O.BOX26278

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Press TV posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Press TV:

Share