Tukikube

Tukikube Welcome to Tukikube Edutainment, your one stop center for Entertainment, Community, Technology news and commentary. Promotion and Marketing.

πŸ””πŸ”” mu mawulire
08/01/2026

πŸ””πŸ”” mu mawulire

07/28/2026

πŸ””πŸ”” mu mawulire β„’

πŸ—žοΈ Emikolo mbaga - Twabadde Wisconsin weekend eno ewedde

πŸ—žοΈ Amatikkira 33 - HRH Lubuga Nalinya Nabaloga atemye evvuunike kukizimbe kya Muteesa I Royal University

πŸ—žοΈ NIRA egenda kusembeza Ndaga muntu services e Chicago ku Picnic

07/24/2026

πŸ””πŸ”” mu mawulire β„’

πŸ—žοΈ America's Embassy in Uganda says congratulations to Uganda Airlines and a Ugandan poses an interesting question!!?

πŸ””πŸ”” mu mawulire β„’
07/20/2026

πŸ””πŸ”” mu mawulire β„’

07/08/2026
Kamalabyonna wa Buganda Oweek Charles Peter Mayiga, ategeezezza nti embala y’obwerufu mu mirimu gya Kabaka yeyambye okuk...
07/06/2026

Kamalabyonna wa Buganda Oweek Charles Peter Mayiga, ategeezezza nti embala y’obwerufu mu mirimu gya Kabaka yeyambye okukulaakulanya Obwakabaka era akubirizza abaweereza ba Beene okugitambulirako. Katikkiro agamba Obwakabaka buvudde wala mu by'enkulaakulana naye kizzaamu amaanyi kubanga busenvudde ebbanga lyonna.

Bino Mukuumaddamula abyogeredde mu lukiiko olutudde leero okuyisa embalirira y'obwakabaka ey'omwaka 2026-2027 e Bulange Mengo.

Katikkiro takomye okwo, era avumiridde enkola ezitagoberera mateeka ezeeyolekedde mu ggwanga n'asaba b'ekikwatako okubaako kyebakola.
Mukuumaddamula wano anokoddeyo abantu ababuzibwawo nga bateeberezebwa okuzza emisango egy’enjawulo nebatwalibwa mu bifo ebitamanyiddwa mu mateeka n'asaba kino kikome. Wano alabudde nti singa bino tebigonjoolwa, Uganda yandigwa mu katyabaga ak'amaanyi.

Agamba okutwalira amateeka mu ngalo kiteeka obunkenke mu ggwanga nekitiisa abalambuzi ne bamusiga nsimbi nga balowooza nti tuli mu mbeera ya kazigizigi.

Oweekitiibwa Mayiga asinzidde mu lukiiko lwa Buganda n'akalaatira Ababaka ba Paalamenti abakiikirira ebitundu bya Buganda, okusoosowaza ensonga za Buganda era abasabye obuteekweka nga zizze mu ddiiro okuteesebwako.

07/02/2026

07/01/2026

πŸ””πŸ”” mu mawulire β„’

πŸ—žοΈ US Supreme Court flags off more baby showers!

πŸ—žοΈ SPAIN : One million plus migrants respond to registration campaign

Address

Dallas, TX

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Tukikube posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Shortcuts

Share